Oluvanyuma – Zuli Tums Lyrics
[VERSE1 ]
Oluvannyuma olw’oluvannyuma
Nga mpunzika sinema ow’oluvannyuma
Engoye ezimyansa ffe tuli zambala
Ndi watula mu lwaatu ow’oluvannyuma
Omumbejja wange ng’olina akadde
Nga n’omulangila nina obudde
Ebibatu byaffe nga byekutte
Nga tubayitako bagamba y’abaffe
Liliba sanyu oluvannyuma
Nze akubulila,olidamu kibuzo lwaki nkwagala bino eby’okunsi ne mubwengula
Olugendo lw’obulamu bwaffe lw’akuwanvuwa
[PRE-CHORUS]
Omumbejja wange ng’olina akadde
Nga n’omulangila nina obudde
Mukama oyo yapima obudde
Bba mugumu kuba tumwekutte
[CHORUS]
Oluvannyuma olw’oluvannyuma
Liliba sanyu elw’oluvannyuma
Nsubiza ndi’kwagala n’obulamu bwenina
Nze nawe oluvannyuma ye eh