Tokutula Lyrics – John By John Blaq Ft. David Lutalo.
David Lutalo
John Blaq, African boy Mr. Ayabaas
Ekibi tokutula,
baako kyokola(baibe)
nze omutima gunnuma
(omukwano gwo tegukula)
bisalewo leero, njagala kukuwasa manya.
(ekibi tokutulaa)
Baako kyogamba (baibe)
nze omutima gunnuma,
(omukwano gwo tegukula)
kisalewo leero
njagala kukuwasa manya (sabulaa)
Verse One (John Blaq)
Ku Monday wangambye mbeleyo nga ninze,
nkulinze nkooye gwe tolaba mpuunze
nzuunze kilabika omutima mutunde,
yee, baibe olimbyee.
Oba oyagala mpite mabega wa’nju,
fulukutukutu nga ndi munda munju,
tell me when you feel wanna like yo gonna do
but i feel you one two baibe mbakuba one two,
Verse 2 (David Lutalo)
kila mi kuona ukweli mi na gonda sijui nina loga,
napenda situfunge ndowa mapenzi yawe poa unakata kukuona,
mapenzi yako nipa oma
(gwe nno baibe baibe)
nebyenkugamba ndaba nga abiboola
(ggwe nno wemole)
ngamba oba musango,
nze okukwagala
gwe okuntuuka mu bwongo,
oyagala nkube bulango
gwe okunjagala okubeela mubulamu bwo.. ekibi tokutula…
Chorus
baako kyokola(baibe),
nze omutima gunnama
(omukwano gwo tegukula)
kisalewo leero,
njagala kukuwasa manya.
(ekibi tokutulaa)
Baako kyogamba (baibe)
nze omutima gunnuma,
(omukwano gwo teguwela) kisalewo leero…
Verse 3 (David Lutalo)
Ooohh naawe fuumba ekitobeloo,
Nze eyo gyoli eno ndi mumpewo
love yo nsibye ejjudde eli mu kisawo
ninga gwewateka omuguwa mubulago
enchunya,
aah gal you are one,
gwe ondi mu mwooyo munda oli one,
nemumikwano nali nesoma nti tuli wamu,
kakati bambuuza gwenali mbawanila aliwa,
oohh, mpulila munda ongyokya muliro,
but i cant let you gooo
byonna byewekozakoza manya you just make me fall in love (fall in love),
ate oba nebwongoba,
(fall in love)
nzena nonvumavuma
(I fall in love),
everything you do baby yo make me fall in love ohh,
Chorus
Ekibi tokutula
baako kyokola(baibe)
nze omutima gunnama (omukwano gwo tegukola)
bisalewo leero, njagala kukuwasa manya.
(ekibi tokutulaa)
Baako kyogamba (baibe)
nze omutima gunnuma, (omukwano gwo teguwela)
kisalewo leero…
Verse 4 (John Blaq)
Baby, bambi bwenkuyita tobigaana (hhmm)
togayala toyagalaa eehh
omukwano gumpe mu kamaala
hhmm, mpa ka kiss nkuwe ka hug ehehe
igwe tonkola empisa nze togesanga
ebiintu byenina bibyo bino bibyo ela,
Abakunyumiliza mu kkubo bagaane
abakusaba nakanamba ela bagaane
(David Lutalo) ate oba nebwongoba,
(fall in love),
nzena nonvumavuma (fall in love)
everything you do baby yo make me fall in love ohh,
Ekibi tokutula,
baako kyokola(baibe)
nze omutima gunnuma
(omukwano gwo tegukula)
bisalewo leero, njagala kukuwasa manya.
(ekibi tokutulaa)
Baako kyogamba (baibe)
nze omutima gunnuma,
(omukwano gwo tegukula)
kisalewo leero
njagala kukuwasa manya (sabulaa)