Sitidde Lyrics – Chris Evans ft. John Blaq

Kyova olaba nga sitidde
One Chris Evans
John Blaq bwo-bwo-bwoy
Okukwagala nze sitidde
Eh eh eh eh eh!
Aya baasi

Blaq
Kirabika natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe
Mu mazima natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe babe
Baur

Evans
Mbu oli bbeeyi nnene
Kyebava bagamba nti tonjagale, eh
Mbu abalungi mufa money
Tebakimanyi laavu esinga money, eh
Kyova olaba nga sitidde
Mpulira nga sitidde
Okukwagala nze sitidde
Ne bwe bammalamu amaanyi
Mukwano nze sitidde
John Blaq Bwo-bwo-Bwoy
Mpulira nga sitidde
Okukwagala nze sitidde
Aya baasi
Eyo ye sign ya laavu, hmmm

Blaq
My love
Mpa ku lukusa mbeerewo full time, ah ah
You stay full time
Nga w’onjagalira nkikola all time, hmm hmmm
Baŋamba olina some guy ng’akutwala Sweden
Nga w’oyagalira akusaliza ka ticket
Naye nze gw’oliko sirina za maternity
Ah ah ah mpalira
Naye ne bwe ntya
Mmaliriza nga nkonkona enkya, baby
Ninga back bencher
Obukaluba mpeereza front bencher aah ah
Sabula

Both
Kirabika natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe
Mu mazima natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe babe
Kyova olaba nga sitidde
Mpulira nga sitidde
Okukwagala nze sitidde
Ne bwe bammalamu amaanyi, hmmm

Evans
Bwe mba nga nkwagadde
Sseetaaga na kola research
Mbu wandiba omuyaaye, kikuuzi, kifeesi
Kko nze biboozi
Now I feel your touch
Enjoy your touch
I feel your touch
I love you, I love you, I love you

Both
Kirabika natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe
Mu mazima natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe babe
Kyova olaba nga sitidde
Mpulira nga sitidde
Okukwagala nze sitidde
Ne bwe bammalamu amaanyi, hmmm

Both
Dear omutwe gunnuma
Ekifuba kinnuma babe
Ne wano wannuma
Omutwe gunnuma
Ekifuba kinnuma babe
Ne bino binnuma
Girl matatizo matatizo
Matatizo mimi nimezohea
Kama ni kufanya kazi za nyumbani
Nguo, nitakufuria
Ona ky’openda ntakupikia (aah)
Ntakuletea aah
Sikiliza nakuyimbia (aah)
So take my word my love

Both
Kirabika natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe
Mu mazima natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe
Nze natonderwa gwe babe
Kyova olaba nga sitidde
Mpulira nga sitidde
Okukwagala nze sitidde
Ne bwe bammalamu amaanyi, hmmm

My love
Mpa ku lukusa mbeerewo full time, ah ah
You stay full time
Nga w’onjagalira nkikola all time, hmm hmmm

E-Jazz News