Neteze Lyrics – Martha Mukisa Ft. Eddy Yawe

Baby girl
Movin’ in the feel of love love baby
(Looooove)
Yeah yeah yeah
Everybody love
Ssi, ssi-ssa

Neeteze
Oh my baby I love you
Leero neeteze (ayi!)
Neeteze
Baby mean what you say
Olwaleero neeteze
Coz am ready and I’m in fi you
Neeteze
Leero neeteze
Kati nze ŋŋenda mu kudigida

Ebizibu bibadde binzita
Awaka wabowa
Mbadde ndi eyo
Nga ndi eno bi nnyabo
Kko nze nfulumeko mu nju eh
Ŋŋendeko mu outing
Laba bwe ngwa kw’ono omwana
Agawalahi, nga y’ali mu birooto
Kko nze kanfunyeko ku ndabada waakiri
Nneme kuggwa ku mpagala
Kampepeye naawe baby (what!)
Waalaalaalaala…
Bampitire maama wange
Bo baliwa baganda bange?
Nsonga zange ozizudde
Mbadde ninda ng’amaaso nkanudde
Bae I love you
Towakanya bye ŋŋamba I miss you
Nze mwana gwe wankuba
Mazima ge nkubuulira darlin’ nalaalira
Gwe buli lw’obulawo seebaka
Ah be waiting for you
All night long
Ondi eno mu bwongo

Neeteze (hmmm)
Leero neeteze (baby girl)
Neeteze
Olwaleero neeteze
Kati y’alowooza yeeteze
Nga nange eno ŋŋamba ha!

Neeteze
Kati nze ŋŋenda mu kudigida
Leero neeteze
Ebizibu bibadde binzita

Kubanga mbadde ssikulaba
Omwoyo gubadde gunnuma
Of course I’ve been waiting for you
Yes am yearning for you, baby girl
Seebaka, seebaka
Seebaka nze maama
Bansomera bingi, bingi but it’s okay
Bampima ku gwe maama
Omulungi bwe twesaana laba
Omumbejja nnyabo nsanyuse, ooh
Kati nno nsazeewo ŋŋenze ŋŋenze
Ŋŋenze n’ono omwana awatali yadde yaaye
Mwana gwe olyose n’ojja
Omponyezza ebirowoozo nze buli lwe ngwawo
You wanna hold chocolate
Am gonna give you
Gwe ne bw’oyagala eddebe
Omukwano gwe nina gujjuza n’ekkutiya
Ne bw’oyagala ennene

All night long (baby girl!)
Ondi eno mu bwongo

Neeteze (hmmm)
Leero neeteze
Ndowooza leero ojja kungwa
Neeteze
Gwe mbadde ninda ate y’anteeze!
Olwaleero neeteze
Kati y’alowooza yeeteze
Nga nange eno ŋŋamba ha!

Neeteze
Kati nze ŋŋenda mu kudigida
Leero neeteze
Ebizibu bibadde binzita

Naye omukwano guba gummenya
Eeeh gummenya gummenya
Eno ebigambo biba bimmenya
Eeeh gummenya gummenya
Nsombamu ne ntya ate
Oooh gummenya gummenya
Eno ebigambo biba bimmenya

Ho!
Aya
Eeh?
Ayiyiyiyiyiyiyi!
Papa
Mama

Eeeh gummenya gummenya
Eno ebigambo biba bimmenya
Eeeh gummenya gummenya
Nsombamu ne ntya ate (ooh)
Oooh gummenya gummenya
Eno ebigambo biba bimmenya
Eeeh gummenya gummenya

E-Jazz News