Onkosa Lyrics – Mudra

Hmmm hmmm
Mudra (waguan)
Your girlfriend ah my friend
Ne Mario Masher
Dream city murder
Bae, bae

Mpaako tolizaala omulema mpaako (no)
Ntemera ku laavu etaggwewo
Yegwe anyirira oba ekizigo ky’amaanyi?
(Wulira endongo) n’ebbaala kazeggule
Anyway, eby’okunaaba twabinafuya
Nebwessinaaba ne neebaka era ssifa
Ate alina eza wale nga temuli ssente
Bambi tatuwa magezi ku luno nyaabula
That girl
That girl wabula (wabula)
Buli lwe mulabako bambi antukulira
That girl
That girl wabula (omwana oyo)
Buli lwe mugambako aŋamba nti biruma

She says no no no no no no (onkosa)
Oh no no no no no (onko)
No no no no no (onkosa)
Nnyo, nnyo nnyo nnyo (onko)
Nnyo, nnyo nnyo nnyo (onkosa)
No no no no no (onko)
She says no no no no no no (onkosa)
Oh no no no no no (onko)

Ekimala kimala nze tonsudiya
N’omubiri gwange tegwewagira
Tompasula mukwano tompasula
Wigi wigi waga waga tonzoleya
Gwe wamma, mpolampola tonzita
Amazina go oyagala na kummenya
Y’aŋambye ayagala basama
Naye tomugulira kya kunywa kya sanitizer
Mbu jangu nkuwe ku ssente mulo
Mu ki? mulo, nkuwe ku die
Ate yitayo ne ku mukwano gyo
Naye bagambe bayite n’eza beer

Nze no no no no no no (onkosa)
Oh no no no no no (onko)
No no no no no (onkosa)
Nnyo, nnyo nnyo nnyo (onko)
Nnyo, nnyo nnyo nnyo (onkosa)
No no no no no (onko)
No no no no no (onko)
She says no no no no no no (onkosa)
Oh no (onkosa)

Baamugulira gulirayo awo embaata
Yakeera ezadde embwa nnya
N’akeera ente nga munaana
N’atunda e million kinaana
Olwo n’atema
Muwala oyo taata wo
Ate oŋamba ndigida ne Jalia
Mbu ndi mwavu nkwana nga gwe baatuma
Kwegamba, kwegamba, kwegamba business

That girl
That girl wabula (wabula)
Buli lwe mulabako bambi antukulira
That girl
That girl wabula (omwana oyo)
Buli lwe mugambako aŋamba nti biruma

She says no no no no no no (onkosa)
Oh no no no no no (onko)
No no no no no (onkosa)
Nnyo, nnyo nnyo nnyo (onko)
Nnyo, nnyo nnyo nnyo (onkosa)
No no no no no (onko)
She says no no no no no no (onkosa)
Oh no (onkosa)
Onko, onko, onko, onko

Check Also

Lov Lov Lyrics by Fik Fameica

Oooh I I, I I I, lov Lov Love youOooh I I, I I I, …

Omuwala Lyrics – Bruno K Ft. Daddy Andre.

Andre on the beatBuli kye wasabanga saagaanangaDdala okimanyi nti saakugalabanjaByali birabo ya da knowGaali mapenzi …