Sango Lyrics by Martha Mukisa ft. Eddy Kenzo.

Oh oh
Sango
Kangamu awo sango
Brian beats
Sango
Suulamu kko ka sango

Ssaawa y’eyo
Sango
Kangamu awo sango

Kwata funya mugongo
Sango
Suulamu ka sango

Saawa y’eyo
Oh oh oh oh
Oh oh oh oh

Wamma ababitegeera mugyebale
Dj sumulula ffe leka twetale
Atalina ssente leka ddako ebbali
Ebyana bisembere ffe tukyekole

Leero mudido
Kuvuubira kanyama ku musito kumeketa
Atalina ngatto mu bigere
Genda onywe ku mwengebigere
Oliye liye liye liye…
Oliye liye liye liye…

Oliye liye liye liye…
Oliye liye liye liye…

Sango
Kangamu awo sango
Baaba funya mugongo
Sango (yeah)
Suulamu awo sango
Tofa ku bigambo
Sango (yeah)
Kangamu awo sango
Mukwano funya mugongo
Sango (ayo)
Suulamu awo sango
Tofa ku bigambo

Abalina ebizibu byabwe nze mbalaba
Balina kutuula bbali ne batulaba
Bawoza kimu mbu Dj y’ababbowa
Olw’ensonga nti omuziki y’agubala
Naye nga bw’otunulamu walaayi bamukubya
Bamubazisa kubikuba nga tabafuna
Batukuba ennaku n’ebizibu byabwe
Bakuseerera mu katale
Kyokka ate gwe oyombesa kkubo laba kale
Ffe abalina essanyu leka leka tubikole
Wamma ba chali musembere tubikole
Otegedde

Sango
Kangamu awo sango
Baaba funya mugongo
Sango (yeah)
Suulamu awo sango
Tofa ku bigambo
Sango (yeah)
Kangamu awo sango
Mukwano funya mugongo
Sango (ayo)
Suulamu awo sango
Tofa ku bigambo

Oh oh oh oh, oh oh oh oh
Ddugaza bigere
Oh oh oh oh, oh oh oh oh
Gusambe bigube
Oh oh oh oh, oh oh oh oh
Ddugaza bigere
Oh oh oh oh, oh oh oh oh
Gusambe bigube
Oh oh oh oh, oh oh oh oh
Ddugaza bigere

Wamma linnya mu kakondo
Kalinnyemu kati kusula mu ngatto, eh yo
Saagala bigambo saategedde
Saawulidde bityo
Njagala ogulye omuziki gwonna
Wamma njagala ndabe oba obitegeera
Nkugambye njagala ondage omuziki gwonna (yeah yeah)
Njagala obinsomese nange mbitegeere (ah yeah)
Njagala nfunemu
Mukwano njagala nfunemu
Mundeke nkinemu
Nebwetugenda eka nfunemu (yo yo yo)
Njagala nsunemu
Nange njagala ofunemu
Mundeke nkinemu
Nebwetugenda eka nfunemu (kikube)

Sango
Kangamu awo sango
Baaba funya mugongo
Sango (yeah)
Suulamu awo sango
Tofa ku bigambo
Sango (yeah)
Kangamu awo sango
Mukwano funya mugongo
Sango (ayo)
Suulamu awo sango
Tofa ku bigambo

Bri bri bri ba bemu
Martha Mukisa, Eddy Kenzo ky’ekyo
Waya sey
I say Bri bri bri ba bemu
Yeah man

E-Jazz News